
Luganda Bible Lessons for Children are available here. FREE to download and use in your ministry as you like.
Luganda is a language spoken by over 10 million people in Uganda. As Uganda's most widely spoken indigenous language we thought it would be very helpful here.
These are our own time-proven lessons, which have been translated by our friends in Uganda! Our thanks to Brother James (pictured here) and his staff for doing the translation work.
Also see our Luganda Bible Story Coloring Book!
“Eby'okuyiga Bayibuli eby'abaana mu Luganda bisangibwa wano. Osobola okubiwanuula ku bwereere n'okubikozesa mu buweereza bwo nga bw'oyagala.
Oluganda lwogerwa abantu abasoba mu bukadde 10 mu Uganda. Olw'okuba nti Oluganda lwe lulimi olw'omu Uganda olusinga okwogerwa, twalowooza nti kyandibadde kya mugaso nnyo okuteeka eby'okuyiga bino mu Luganda.
Eby'okuyiga bino bye tumaze emyaka mingi nga tukozesa mu buweereza bwaffe, era tubadde tubyesigamako mu kusomesa abaana. Bivvuunuddwa mikwano gyaffe mu Uganda. Twebaza nnyo Ow'oluganda James (alabikira mu kifaananyi kino) ne banne abaakola omulimu gw'okubivvuunula.
Era laba Ekitabo kyaffe eky'Emboozi za Bayibuli eziri mu Bifaananyi eby'Okusiiga Langi mu Luganda!”
KATONDA ANJAGALA (8)
GOD LOVES ME (8 lessons)
SSEKUKKULU (6)
CHRISTMAS (6 lessons)
EBINTU YESU BYE YAKOLA NE BYE YAYOGERA (12)
THINGS JESUS DID AND SAID (12 lessons)
PAASIKA (8)
EASTER (8 lessons)
Ebitundu 1 - Katonda Anjagala (8)
SERIES #1 - GOD LOVES ME! (8 lessons)
SERIES #2 - CHRISTMAS! (6 lessons)
Ebitundu 3 - Ebintu Yesu bye yakola ne bye yayogera (12)
SERIES #3 - THINGS JESUS DID AND SAID! (12 Lessons)
SERIES #4 - EASTER! (8 lessons)
Wanuula Eby'okuyiga 22 ebikwata ku Bulamu bwa Yesu!
Ekitabo eky’okukuba langi mu mboozi za Baibuli
Download all 22 lessons about the Life of Jesus!
Luganda Bible Story Coloring Book
Okwebaza kungi eri abantu abavvuunula emisomo gino mu Luganda. Katonda awe omukisa buli omu ku mmwe!
Nga tulina okwagala mu Kristo,
Sharon
Many, many thanks to the people who translated these lessons for us into the Luganda language. May God bless each and every one of you!
With love in Christ,
Sharon